Alien Skin Song by Obwenzi: “Alien Skin” is a New Song, sung by Obwenzi. Alien Skin Song lyrics were written by Obwenzi, and the music was also produced by Obwenzi.
Obwenzi – Alien Skin Lyrics
Yo Mafia
Kagenda Kukubira Mawana
Deemu Ankute Obupira Mansawa (Haaa!)
Kati Njagala Omugambe Ntino Buki-
Mugambye Bubwo Kati Bwakukubira
Mugambe Oa Ne Bubwo
Easy (Okitegera), Easy Naye Lwakuba Tagenda Kubikiriza
Ajakubikiriza Ha!
Mpozi Tumugambe Bwa Musumba
Ate Demu Wange Amanya Atya Ntino
Toyambala Bupira
Waliwo Ekintu Kimu Kyenyambala
Simanyi Oba Mulogo Yakindoga
Oba Kiva Mu Kika Nga Kisikire
Naye Baaba Nkoze Obwenzi
Waliwo Ekintu Kimu Kyenyambala
Simanyi Oba Mulogo Yakindoga
Oba Kiva Mu Kika Nga Kisikire
Naye Baaba Nkoze Obwenzi
Kale, Omanyi Emeeme Etaaterera
Nze Nina Emeeme Etaaterera
Omanyi Kyebayita Okuwambagatana
Ka Brother Nze Mpa Mbagatane
Waaama, Njagala Nufneyo Ku Muzungu
Nfune Ku Mugwere Nfune Ku Mukonjo
Njagala Nufneyo Ku Mudinka
Nfune Ku Muchori
Nfune Ku Mutooro
Njagala Nufneyo Ku Musawo
Nakola Nyo Nyo Nfuneyo Ku Musawo
Naye Ate Bwe Nafuna Ku Musawo
Ekyewunyisa Yankwata Na Mukozi Naagoba
Era Am Single And Searching
Nemala Nufna Sidda Mu Byaluli
Era Ku Mutima Ntadeko Parking
Bwoba Olina Omukwano Jangu Oparkinge, Kale
Waliwo Ekintu Kimu Kyenyambala
Simanyi Oba Mulogo Yakindoga
Oba Kiva Mu Kika Nga Kisikire
Naye Baaba Nkoze Obwenzi
Waliwo Ekintu Kimu Kyenyambala
Simanyi Oba Mulogo Yakindoga
Oba Kiva Mu Kika Nga Kisikire
Naye Baaba Nkoze Obwenzi
Waliwo Ali Wano Nga Avva Mukwenda
Waliwo Ali Wano Nga Agenda Kwenda
Waliwo Ali Wano Nga Avvuma Benda
Baye Bwamaliriza Naye Agenda Kwenda
Waama, Nkoze Abwenzi Fi Di Highest Order
Nebweba Skirt Nga Eli Ku Kidomola
Kakibe Kiteteyi Nga Kiri Ku Wire
Mmala Kukikebera Ndabe Oba Si Kiwala
Obwenzi Webuntusiza Siwatono
Nze Atayawula Munene Ku Mutono
Ninga Eyabusooma Nti Oba Ndi Mu Bitabo
Ate Oba Design Nti Gwe Musono
Kale, Waliwo Ekintu Kimu Kyenyambala
Simanyi Oba Mulogo Yakindoga
Oba Kiva Mu Kika Nga Kisikire
Naye Baaba Nkoze Obwenzi
Waliwo Ekintu Kimu Kyenyambala
Simanyi Oba Mulogo Yakindoga
Oba Kiva Mu Kika Nga Kisikire
Naye Baaba Nkoze Obwenzi
Kale, Ffena Twenda Lwakuba Tetukwatibwa
Tosekerera Abade Ayenda Nakwatibwa
Waliwo Nabagamba Mbu Nawanika
Olumala Okunywa Mu Bubiri Nebamutegula
Kale, Nze Omanyi Emeeme Etatera
Nze Nina Emeeme Etaterera
Omanyi Kyebayita Okuwambagatana
Ka Brother Nze Mpa Mbagatane
Song Credits:
Song: | Alien Skin |
Band/Singer: | Obwenzi |
Lead Vocals: | Obwenzi |
Written By: | Obwenzi |
Music Produced By: | Obwenzi |
Music Label: | Obwenzi |
Featuring Artist: | Obwenzi |
Release Date: |
October 20, 2023
|
You Might Also Like –
Pepper – Lil Baby (feat. Flowdan & Skrillex)
Suburban House – Holly Macve (ft. Lana Del Rey)
Capable of love – PinkPantheress
Out Of The Woods (Taylor’s Version) – Taylor Swift
Too Much – The KID LAROI (Ft Jung Kook & Central Cee)